Posted on Mar 12, 2021

OneRestStar

DIAMOND BY PIZ MALLON (LYRICS)
Sweet bambi ninda
Sirina muLala
Mbeera nsolooza
Lupiiya
Ebirungi ndibizuula
Siba mu muzannyo
Siba mu kujooga
Gwe n'abaana bange
Mmwe munsuza mu bidongo
Nsimbi
Pesa
Onsuza seebase
Nsimbi bw'olijja eno
Ndikukuumanga mu nsawo yange

Ensonga eyandeeta eno ssi muzannyo
Nnoonya ssente kuweerera baana
Ssente zaffe ndizizuula
Gold w'abaana bange ndimuzuula
Ebyange manyi
Mukama aLibimpa
Ebyaffe sweet
Mukama alibimpa

Ndaagana lwa future yange
Nnoonya diamond w'abaana bange
Ndaagana lwa future yange
Nnoonya diamond w'abaana bange

Abaana olibagamba
Taata obutawummula
Akola kiro na misana
Okusobola otulabirira
Sweet bambi ninda
Sirina muLala
Mbeera nsolooza
Lupiiya
Ekirooto ndikizuula
Siba mu muzannyo
Siba mu kujooga
Gwe n'abaana bange
Mmwe munsuza mu bidongo

Ndaagana lwa future yange
Nnoonya diamond w'abaana bange
Ndaagana lwa future yange
Nnoonya diamond w'abaana bange

Ensonga eyandeeta eno ssi muzannyo
Nnoonya ssente kuweerera baana
Ssente zaffe ndizizuula
Gold w'abaana bange ndimuzuuta
Ebyange manyi
Mukama aLibimpa

Ebyaffe sweet
Mukama alibimpa
Ndaagana lwa future yange
Nnoonya diamond w'abaana bange
Hmmm w'abaana bange
Nnoonya diamond w'abaana bange
Contact Us
Message sent. We'll get back to you soon.